Yona 3:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Awo Yona n’asituka n’agenda e Nineeve+ nga Yakuwa bwe yali amugambye.+ Nineeve kyali kibuga kinene nnyo,* era ng’okutambula okukimalako kitwala ennaku ssatu. Matayo 12:41 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 41 Abantu b’omu Nineeve balizuukirira wamu n’ab’omulembe guno mu kiseera eky’okusala omusango era balibasingisa omusango, kubanga beenenya olw’ebyo Yona bye yababuulira.+ Naye laba! oyo asinga Yona ali wano.+
3 Awo Yona n’asituka n’agenda e Nineeve+ nga Yakuwa bwe yali amugambye.+ Nineeve kyali kibuga kinene nnyo,* era ng’okutambula okukimalako kitwala ennaku ssatu.
41 Abantu b’omu Nineeve balizuukirira wamu n’ab’omulembe guno mu kiseera eky’okusala omusango era balibasingisa omusango, kubanga beenenya olw’ebyo Yona bye yababuulira.+ Naye laba! oyo asinga Yona ali wano.+