Olubereberye 13:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Ibulaamu ne yeeyongera okubeera mu weema. Oluvannyuma n’agenda n’abeera okumpi n’emiti eminene egy’e Mamule+ egiri e Kebbulooni,+ era n’azimbira Yakuwa ekyoto+ mu kifo ekyo. Olubereberye 14:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Oluvannyuma, omusajja eyawonawo n’ajja n’abuulira Ibulaamu Omwebbulaniya. Mu kiseera ekyo Ibulaamu yali abeera* kumpi n’emiti eminene egya Mamule Omwamoli,+ muganda wa Esukoli ne Aneri.+ Era abasajja abo baali baakola endagaano ne Ibulaamu.
18 Ibulaamu ne yeeyongera okubeera mu weema. Oluvannyuma n’agenda n’abeera okumpi n’emiti eminene egy’e Mamule+ egiri e Kebbulooni,+ era n’azimbira Yakuwa ekyoto+ mu kifo ekyo.
13 Oluvannyuma, omusajja eyawonawo n’ajja n’abuulira Ibulaamu Omwebbulaniya. Mu kiseera ekyo Ibulaamu yali abeera* kumpi n’emiti eminene egya Mamule Omwamoli,+ muganda wa Esukoli ne Aneri.+ Era abasajja abo baali baakola endagaano ne Ibulaamu.