15 Era nja kuteekawo obulabe*+ wakati wo+ n’omukazi,+ ne wakati w’ezzadde lyo+ n’ezzadde lye.+ Alikubetenta* omutwe+ era naawe olimubetenta ekisinziiro.”+
16 Ebisuubizo byategeezebwa Ibulayimu ne muzzukulu we.*+ Ekyawandiikibwa tekigamba nti, “bazzukulu bo,” nga gy’obeera nti kyogera ku bangi. Naye kigamba nti, “muzzukulu wo,”* nga kyogera ku omu, nga ye Kristo.+