-
Okuva 26:26-28Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
26 “Ojja kukola emiti mu muti gwa sita; etaano gya ku fuleemu ez’oku luuyi olumu olwa weema entukuvu,+ 27 n’emirala etaano gya ku fuleemu ez’oku luuyi olulala olwa weema entukuvu, era n’emirala etaano gya ku fuleemu ez’oku luuyi lwa weema olw’emabega, oluuyi olw’ebugwanjuba. 28 Omuti ogwa wakati gujja kuyita wakati ku fuleemu, nga guva ku luuyi olumu okutuuka ku luuyi olulala.
-