-
Olubereberye 32:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 Oluvannyuma Yakobo n’agamba nti: “Ai Katonda wa jjajjange Ibulayimu, Katonda wa kitange Isaaka, Ai Yakuwa, ggwe eyaŋŋamba nti, ‘Ddayo mu nsi yo, mu b’eŋŋanda zo, era nti nja kukukolera ebirungi,’+
-
-
Ebikolwa 7:32Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
32 ‘Nze Katonda wa bajjajjaabo, Katonda wa Ibulayimu, Isaaka ne Yakobo.’+ Musa yakankana, n’ateeyongera kwetegereza.
-