Ekyamateeka 6:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 “Temugezesanga Yakuwa Katonda wammwe+ nga bwe mwamugezesa e Masa.+ Zabbuli 95:8, 9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Temukakanyaza mitima gyammwe nga bajjajjammwe bwe baakola e Meriba,*+Nga bwe baakola ku lunaku lw’e Massa* mu ddungu,+ 9 Bwe bangezesa;+Bangezesa, wadde nga baali balabye bye nnali nkoze.+ Abebbulaniya 3:8, 9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 temukakanyaza mitima gyammwe nga bajjajjammwe bwe bansunguwaza, nga bwe baakola ku lunaku lwe bangezesa mu ddungu.+ 9 Bangezesa ate nga baali balabye ebikolwa byange okumala emyaka 40.+
8 Temukakanyaza mitima gyammwe nga bajjajjammwe bwe baakola e Meriba,*+Nga bwe baakola ku lunaku lw’e Massa* mu ddungu,+ 9 Bwe bangezesa;+Bangezesa, wadde nga baali balabye bye nnali nkoze.+
8 temukakanyaza mitima gyammwe nga bajjajjammwe bwe bansunguwaza, nga bwe baakola ku lunaku lwe bangezesa mu ddungu.+ 9 Bangezesa ate nga baali balabye ebikolwa byange okumala emyaka 40.+