Okuva 34:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Tovunnamiranga katonda mulala yenna,+ kubanga Yakuwa amanyiddwa nga* Katonda ayagala abantu okumwemalirako.* Ye Katonda ayagala abantu okumwemalirako.+ Matayo 4:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Yesu n’amugamba nti: “Vaawo genda Sitaani! Kubanga kyawandiikibwa nti: ‘Yakuwa* Katonda wo gw’olina okusinza,+ era ye yekka gw’olina okuweereza.’”+ Lukka 10:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 N’amuddamu nti: “‘Oyagalanga Yakuwa* Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’obulamu bwo bwonna, n’amaanyi go gonna, n’amagezi go gonna,’+ era ‘oyagalanga muliraanwa* wo nga bwe weeyagala.’”+
14 Tovunnamiranga katonda mulala yenna,+ kubanga Yakuwa amanyiddwa nga* Katonda ayagala abantu okumwemalirako.* Ye Katonda ayagala abantu okumwemalirako.+
10 Yesu n’amugamba nti: “Vaawo genda Sitaani! Kubanga kyawandiikibwa nti: ‘Yakuwa* Katonda wo gw’olina okusinza,+ era ye yekka gw’olina okuweereza.’”+
27 N’amuddamu nti: “‘Oyagalanga Yakuwa* Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’obulamu bwo bwonna, n’amaanyi go gonna, n’amagezi go gonna,’+ era ‘oyagalanga muliraanwa* wo nga bwe weeyagala.’”+