1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Laba, ojja kuzaala omwana ow’obulenzi+ ajja okuba omusajja ow’emirembe, era nja kumuwa ekiwummulo nga mmuwonya abalabe be bonna ku njuyi zonna;+ ajja kuyitibwa Sulemaani,*+ era mu nnaku ze ndiwa Isirayiri emirembe n’obutebenkevu.+ Zabbuli 29:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Yakuwa ajja kuwa abantu be amaanyi.+ Yakuwa ajja kuwa abantu be emirembe.+ Kaggayi 2:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 “‘Ekitiibwa ennyumba eno ky’enaaba nakyo kijja kusinga eky’eri eyasooka,’+ Yakuwa ow’eggye bw’agamba. “‘Era nja kuteeka emirembe mu kifo kino,’+ Yakuwa ow’eggye bw’agamba.”
9 Laba, ojja kuzaala omwana ow’obulenzi+ ajja okuba omusajja ow’emirembe, era nja kumuwa ekiwummulo nga mmuwonya abalabe be bonna ku njuyi zonna;+ ajja kuyitibwa Sulemaani,*+ era mu nnaku ze ndiwa Isirayiri emirembe n’obutebenkevu.+
9 “‘Ekitiibwa ennyumba eno ky’enaaba nakyo kijja kusinga eky’eri eyasooka,’+ Yakuwa ow’eggye bw’agamba. “‘Era nja kuteeka emirembe mu kifo kino,’+ Yakuwa ow’eggye bw’agamba.”