7 Oluvannyuma n’akwata ekitabo ky’endagaano n’akisomera abantu.+ Ne bagamba nti: “Byonna Yakuwa by’ayogedde tuli beetegefu okubikola, era tujja kuba bawulize.”+
9 Teriba ng’endagaano gye nnakola ne bajjajjaabwe ku lunaku lwe nnabakwata ku mukono okubaggya mu nsi ya Misiri,+ kubanga baamenya endagaano yange, nange ne ndekera awo okubafaako,’ Yakuwa* bw’agamba.