-
Okuva 19:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Era balina okuba nga beetegekedde olunaku olw’okusatu kubanga ku lunaku olwo Yakuwa ajja kujja ku Lusozi Sinaayi ng’abantu bonna balaba.
-
-
Okuva 25:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Awo we nnaakulabikiranga ne njogera naawe nga nsinziira waggulu w’eky’okubikkako,+ wakati wa bakerubi ababiri abali ku ssanduuko ey’Obujulirwa, ne nkutegeeza byonna bye nnaakulagira okugamba Abayisirayiri.
-
-
Okubala 12:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Yakuwa n’akkira mu mpagi y’ekire+ n’ayimirira ku mulyango gwa weema n’ayita Alooni ne Miriyamu. Bombi ne bagenda.
-