-
Okuva 16:13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Bwe bwawungeera, obugubi ne bugwa ne bubuna olusiisira lwonna,+ ate ku makya omusulo ne gugwa okwetooloola olusiisira lwonna.
-
-
Zabbuli 78:26, 27Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
26 Yafuukuula mu bbanga empewo ey’ebuvanjuba
Era n’akunsa empewo ey’ebukiikaddyo ng’akozesa amaanyi ge.+
27 Yabatonnyeseza ennyama, nga nnyingi ng’enfuufu,
Ebinyonyi bingi ng’omusenyu gw’ennyanja.
-