Okuva 32:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Bw’onookikola Abamisiri bajja kugamba nti: ‘Yabaggya e Misiri ng’alina ekigendererwa ekibi. Yali ayagala kubattira mu nsozi era abasaanyizeewo ddala mu nsi.’+ Leka obusungu bwo weerowooze* oleme kutuusa kabi ku bantu bo. Ezeekyeri 20:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Naye nnina kye nnakolawo olw’erinnya lyange, lireme okuvumaganyizibwa mu mawanga mwe baali.+ Kubanga nneemanyisa gye bali* mu maaso g’amawanga ago bwe nnabaggya mu nsi ya Misiri.+
12 Bw’onookikola Abamisiri bajja kugamba nti: ‘Yabaggya e Misiri ng’alina ekigendererwa ekibi. Yali ayagala kubattira mu nsozi era abasaanyizeewo ddala mu nsi.’+ Leka obusungu bwo weerowooze* oleme kutuusa kabi ku bantu bo.
9 Naye nnina kye nnakolawo olw’erinnya lyange, lireme okuvumaganyizibwa mu mawanga mwe baali.+ Kubanga nneemanyisa gye bali* mu maaso g’amawanga ago bwe nnabaggya mu nsi ya Misiri.+