Olubereberye 10:15, 16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Kanani yazaala Sidoni+ omwana we omubereberye, ne Keesi,+ 16 n’Abayebusi,+ n’Abaamoli,+ n’Abagirugaasi, Olubereberye 15:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Naye mu mulembe ogw’okuna balikomawo wano,+ kubanga okwonoona kw’Abaamoli tekunnatuuka ku kigero kijjuvu.”+ Okuva 3:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ŋŋenda kukka mbanunule mu mukono gw’Abamisiri,+ mbaggye mu nsi eyo mbatwale mu nsi ennungi era engazi, ensi ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki,+ omubeera Abakanani, n’Abakiiti, n’Abaamoli, n’Abaperizi, n’Abakiivi, n’Abayebusi.+ Ekyamateeka 7:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 “Yakuwa Katonda wo bw’anaakutuusa mu nsi gy’onootera okuyingiramu era ogitwale,+ ajja kusaanyaawo amawanga amanene agaggye mu maaso go:+ Abakiiti, Abagirugaasi, Abaamoli,+ Abakanani, Abaperizi, Abakiivi, n’Abayebusi;+ amawanga musanvu agakusinga obunene n’amaanyi.+
15 Kanani yazaala Sidoni+ omwana we omubereberye, ne Keesi,+ 16 n’Abayebusi,+ n’Abaamoli,+ n’Abagirugaasi,
16 Naye mu mulembe ogw’okuna balikomawo wano,+ kubanga okwonoona kw’Abaamoli tekunnatuuka ku kigero kijjuvu.”+
8 Ŋŋenda kukka mbanunule mu mukono gw’Abamisiri,+ mbaggye mu nsi eyo mbatwale mu nsi ennungi era engazi, ensi ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki,+ omubeera Abakanani, n’Abakiiti, n’Abaamoli, n’Abaperizi, n’Abakiivi, n’Abayebusi.+
7 “Yakuwa Katonda wo bw’anaakutuusa mu nsi gy’onootera okuyingiramu era ogitwale,+ ajja kusaanyaawo amawanga amanene agaggye mu maaso go:+ Abakiiti, Abagirugaasi, Abaamoli,+ Abakanani, Abaperizi, Abakiivi, n’Abayebusi;+ amawanga musanvu agakusinga obunene n’amaanyi.+