-
Okubala 34:11, 12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Okuva e Sefamu ensalo ejja kweyongerayo etuuke e Libula ebuvanjuba wa Ayini, era ejja kuserengeta eyite mu busozi obuli ebuvanjuba w’Ennyanja Kinneresi.*+ 12 Ensalo ejja kweyongerayo etuuke ku Yoludaani, era ejja kukoma ku Nnyanja ey’Omunnyo.+ Eyo y’ejja okuba ensi yammwe+ era ezo ze zijja okuba ensalo zaayo ku njuyi zonna.’”
-