-
Ekyamateeka 12:31Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
31 Yakuwa Katonda wo tomusinzanga nga bo bwe bakola, kubanga bakolera bakatonda baabwe ebintu byonna eby’omuzizo Yakuwa by’atayagala, era bookya batabani baabwe ne bawala baabwe mu muliro nga babawaayo eri bakatonda baabwe.+
-
-
Ekyamateeka 18:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 “Bw’onootuuka mu nsi Yakuwa Katonda wo gy’akuwa, toyiganga okukola eby’omuzizo amawanga ago bye gakola.+
-
-
Ekyamateeka 18:12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 Kubanga buli akola ebintu ebyo Yakuwa amukyayira ddala, era olw’eby’omuzizo ebyo Yakuwa Katonda wo kyava agoba amawanga ago mu maaso go.
-