Okubala 14:3, 4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Lwaki Yakuwa atutwala mu nsi eyo okuttibwa n’ekitala?+ Bakazi baffe n’abaana baffe bagenda kufuuka munyago.+ Okuddayo e Misiri si kye kisinga obulungi?”+ 4 Era baagambagana nti: “Tulonde omukulembeze tuddeyo e Misiri!”+
3 Lwaki Yakuwa atutwala mu nsi eyo okuttibwa n’ekitala?+ Bakazi baffe n’abaana baffe bagenda kufuuka munyago.+ Okuddayo e Misiri si kye kisinga obulungi?”+ 4 Era baagambagana nti: “Tulonde omukulembeze tuddeyo e Misiri!”+