Eby’Abaleevi 19:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Ate era temukuŋŋaanyanga ebibala by’ezzabbibu ebisigaddewo mu nnimiro zammwe ez’emizabbibu era temulondereranga ebibala by’ezzabbibu ebikunkumuse mu nnimiro zammwe ez’emizabbibu. Mubirekeranga abaavu*+ n’abagwira. Nze Yakuwa Katonda wammwe. Ekyamateeka 24:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 “Tolyazaamaanyanga omukozi akolera empeera ali mu bwetaavu era omwavu, k’abe omu ku baganda bo oba omu ku bagwira abali mu nsi yo, mu bibuga* byo.+ Zabbuli 146:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Yakuwa akuuma abagwira;Alabirira omwana atalina kitaawe ne nnamwandu,+Naye agootaanya enteekateeka z’ababi.*+
10 Ate era temukuŋŋaanyanga ebibala by’ezzabbibu ebisigaddewo mu nnimiro zammwe ez’emizabbibu era temulondereranga ebibala by’ezzabbibu ebikunkumuse mu nnimiro zammwe ez’emizabbibu. Mubirekeranga abaavu*+ n’abagwira. Nze Yakuwa Katonda wammwe.
14 “Tolyazaamaanyanga omukozi akolera empeera ali mu bwetaavu era omwavu, k’abe omu ku baganda bo oba omu ku bagwira abali mu nsi yo, mu bibuga* byo.+
9 Yakuwa akuuma abagwira;Alabirira omwana atalina kitaawe ne nnamwandu,+Naye agootaanya enteekateeka z’ababi.*+