Olubereberye 15:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Oluvannyuma lw’ebyo, Yakuwa n’agamba Ibulaamu mu kwolesebwa nti: “Totya+ Ibulaamu, nze ngabo yo.+ Empeera yo eriba nnene nnyo.”+ Olubereberye 15:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Awo n’amufulumya ebweru n’amugamba nti: “Tunula waggulu ku ggulu obale emmunyeenye, bw’oba ng’osobola okuzibala.” N’ayongera n’amugamba nti: “Ezzadde lyo bwe liriba bwe lityo.”+
15 Oluvannyuma lw’ebyo, Yakuwa n’agamba Ibulaamu mu kwolesebwa nti: “Totya+ Ibulaamu, nze ngabo yo.+ Empeera yo eriba nnene nnyo.”+
5 Awo n’amufulumya ebweru n’amugamba nti: “Tunula waggulu ku ggulu obale emmunyeenye, bw’oba ng’osobola okuzibala.” N’ayongera n’amugamba nti: “Ezzadde lyo bwe liriba bwe lityo.”+