Eby’Abaleevi 19:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 “Yogera n’ekibiina kyonna eky’Abayisirayiri obagambe nti, ‘Mubenga batukuvu kubanga nze Yakuwa Katonda wammwe ndi mutukuvu.+ Eby’Abaleevi 20:26 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 26 Munaabanga batukuvu gye ndi kubanga nze Yakuwa ndi mutukuvu;+ era mbaawula ku mawanga gonna mube bantu bange.+ Ekyamateeka 28:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Yakuwa alikufuula eggwanga ettukuvu gy’ali+ nga bwe yakulayirira,+ kubanga oliba okwata ebiragiro bya Yakuwa Katonda wo era ng’otambulira mu makubo ge. 1 Peetero 1:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 naye mubeerenga batukuvu mu nneeyisa yammwe yonna ng’Oyo eyabayita bw’ali Omutukuvu,+
2 “Yogera n’ekibiina kyonna eky’Abayisirayiri obagambe nti, ‘Mubenga batukuvu kubanga nze Yakuwa Katonda wammwe ndi mutukuvu.+
26 Munaabanga batukuvu gye ndi kubanga nze Yakuwa ndi mutukuvu;+ era mbaawula ku mawanga gonna mube bantu bange.+
9 Yakuwa alikufuula eggwanga ettukuvu gy’ali+ nga bwe yakulayirira,+ kubanga oliba okwata ebiragiro bya Yakuwa Katonda wo era ng’otambulira mu makubo ge.