-
Okubala 26:55Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
55 Ensi ejja kugabanyizibwamu ng’ekubibwako kalulu.+ Bajja kuweebwa obusika okusinziira ku mannya g’ebika bya bakitaabwe.
-
-
Okubala 33:54Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
54 Ensi mujja kugigabana nga mukuba kalulu+ okusinziira ku mpya zammwe. Ekibinja ekirimu abantu abangi mujja kukiwa ekitundu kinene okuba obusika, ate ekirimu abatono mujja kukiwa ekitundu kitono okuba obusika.+ Buli omu akalulu we kanaamuteeka we wajja okuba obusika bwe. Mujja kufuna ettaka ery’obusika okusinziira ku bika bya bakitammwe.+
-
-
Ebikolwa 13:19Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
19 Oluvannyuma lw’okuzikiriza amawanga musanvu agaali mu nsi ya Kanani, yagibagabanyizaamu okuba obusika bwabwe.+
-