Yoswa 15:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Ensalo yayambuka n’etuuka e Besu-kogula+ n’eyita ebukiikakkono wa Besu-alaba,+ n’eyambuka n’etuuka ku jjinja lya Bokani+ mutabani wa Lewubeeni. Yoswa 15:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Ensalo ey’ebugwanjuba yali eyita ku Nnyanja Ennene*+ ne ku lubalama lwayo. Ezo ze zaali ensalo z’abaana ba Yuda ku njuyi zonna ng’empya zaabwe bwe zaali.
6 Ensalo yayambuka n’etuuka e Besu-kogula+ n’eyita ebukiikakkono wa Besu-alaba,+ n’eyambuka n’etuuka ku jjinja lya Bokani+ mutabani wa Lewubeeni.
12 Ensalo ey’ebugwanjuba yali eyita ku Nnyanja Ennene*+ ne ku lubalama lwayo. Ezo ze zaali ensalo z’abaana ba Yuda ku njuyi zonna ng’empya zaabwe bwe zaali.