Olubereberye 49:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 “Ate ggwe Yuda+ baganda bo banaakutenderezanga.+ Omukono gwo gunaabeeranga ku nsingo y’abalabe bo.+ Abaana ba kitaawo banaavunnamanga mu maaso go.+ Ekyamateeka 33:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Guno gwe mukisa gwe yawa Yuda:+ “Ai Yakuwa, wulira eddoboozi lya Yuda,+Era mukomyewo eri abantu be. Emikono gye girwaniridde ekikye,Muyambe okulwanyisa abalabe be.”+ 1 Ebyomumirembe Ekisooka 5:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Wadde nga Yuda+ yali mukulu okusinga baganda be, era nga mu ye mwe mwava ow’okuba omukulembeze,+ omugabo ogw’omwana omubereberye gwali gwa Yusufu.
8 “Ate ggwe Yuda+ baganda bo banaakutenderezanga.+ Omukono gwo gunaabeeranga ku nsingo y’abalabe bo.+ Abaana ba kitaawo banaavunnamanga mu maaso go.+
7 Guno gwe mukisa gwe yawa Yuda:+ “Ai Yakuwa, wulira eddoboozi lya Yuda,+Era mukomyewo eri abantu be. Emikono gye girwaniridde ekikye,Muyambe okulwanyisa abalabe be.”+
2 Wadde nga Yuda+ yali mukulu okusinga baganda be, era nga mu ye mwe mwava ow’okuba omukulembeze,+ omugabo ogw’omwana omubereberye gwali gwa Yusufu.