Ekyabalamuzi 17:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Mu nnaku ezo tewaaliwo kabaka mu Isirayiri.+ Buli muntu yakolanga ekyo kye yalabanga* nga kye kituufu mu maaso ge.+ 1 Samwiri 8:4, 5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Abakadde ba Isirayiri bonna baakuŋŋaana ne bagenda eri Samwiri e Laama. 5 Baamugamba nti: “Laba! Ggwe okaddiye, naye batabani bo tebatambulira mu makubo go. Kale kaakano tulondere kabaka atulamulenga nga bwe kiri mu mawanga amalala gonna.”+
6 Mu nnaku ezo tewaaliwo kabaka mu Isirayiri.+ Buli muntu yakolanga ekyo kye yalabanga* nga kye kituufu mu maaso ge.+
4 Abakadde ba Isirayiri bonna baakuŋŋaana ne bagenda eri Samwiri e Laama. 5 Baamugamba nti: “Laba! Ggwe okaddiye, naye batabani bo tebatambulira mu makubo go. Kale kaakano tulondere kabaka atulamulenga nga bwe kiri mu mawanga amalala gonna.”+