1 Samwiri 17:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Dawudi yali mutabani wa Yese+ Omwefulaasi+ ow’e Besirekemu+ eky’omu Yuda. Yese yalina abaana ab’obulenzi munaana,+ era mu kiseera kya Sawulo yali akaddiye. Isaaya 11:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Ettabi+ lirimera ku kikolo kya Yese,+N’ensibuka+ eriva mu mirandira gye eribala ebibala. Abaruumi 15:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Ate era Isaaya agamba nti: “Walibaawo ekikolo kya Yese,+ oyo alifuga amawanga;+ era amawanga gwe galisuubiriramu.”+
12 Dawudi yali mutabani wa Yese+ Omwefulaasi+ ow’e Besirekemu+ eky’omu Yuda. Yese yalina abaana ab’obulenzi munaana,+ era mu kiseera kya Sawulo yali akaddiye.
12 Ate era Isaaya agamba nti: “Walibaawo ekikolo kya Yese,+ oyo alifuga amawanga;+ era amawanga gwe galisuubiriramu.”+