Okuva 12:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Nja kuyita mu nsi ya Misiri mu kiro ekyo nzite buli mubereberye mu nsi ya Misiri, okuva ku muntu okutuuka ku nsolo;+ era bakatonda b’e Misiri+ bonna nja kubabonereza. Nze Yakuwa. 1 Ebyomumirembe Ekisooka 16:26 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 26 Bakatonda bonna ab’amawanga tebalina mugaso,+Naye Yakuwa ye yakola eggulu.+ Zabbuli 97:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Abo bonna abasinza ekifaananyi kyonna ekyole ka baswale,+Abo abeenyumiririza mu bakatonda baabwe abatalina mugaso.+ Mumuvunnamire* mmwe mmwenna bakatonda.+
12 Nja kuyita mu nsi ya Misiri mu kiro ekyo nzite buli mubereberye mu nsi ya Misiri, okuva ku muntu okutuuka ku nsolo;+ era bakatonda b’e Misiri+ bonna nja kubabonereza. Nze Yakuwa.
7 Abo bonna abasinza ekifaananyi kyonna ekyole ka baswale,+Abo abeenyumiririza mu bakatonda baabwe abatalina mugaso.+ Mumuvunnamire* mmwe mmwenna bakatonda.+