-
Isaaya 46:6, 7Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Waliwo abo abafukumula zzaabu okuva mu nsawo zaabwe;
Bapima ffeeza ku minzaani.
Bapangisa omuweesi n’amukolamu katonda.+
Awo ne bavunnama, weewaawo ne bamusinza.+
7 Bamusitulira ku bibegaabega byabwe;+
Bamusitula ne bamuteeka mu kifo kye, n’ayimirira awo.
Tava mu kifo kye.+
Bamukoowoola, naye tabaanukula;
Tasobola kununula muntu n’omu mu buzibu bw’abaamu.+
-