12 Bwe batyo ne baleka Yakuwa Katonda wa bakitaabwe eyabaggya mu nsi ya Misiri;+ ne bagoberera bakatonda abalala, bakatonda b’amawanga agaali gabeetoolodde,+ ne babavunnamira, ne banyiiza Yakuwa.+
14 Awo obusungu bwa Yakuwa ne bubuubuukira Isirayiri, n’abawaayo mu mikono gy’abanyazi ne babanyaganga;+ n’abatunda mu mukono gw’abalabe baabwe abaali babeetoolodde,+ ne baba nga tebakyasobola kulwanyisa balabe baabwe.+