1 Samwiri 13:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Sawulo yalonda abasajja 3,000 okuva mu Isirayiri; 2,000 ku bo baali ne Sawulo e Mikumasi ne mu kitundu kya Beseri eky’ensozi, ate 1,000 baali ne Yonasaani+ e Gibeya+ ekya Benyamini. Abantu abalala bonna yabasiibula buli omu n’addayo mu weema ye.
2 Sawulo yalonda abasajja 3,000 okuva mu Isirayiri; 2,000 ku bo baali ne Sawulo e Mikumasi ne mu kitundu kya Beseri eky’ensozi, ate 1,000 baali ne Yonasaani+ e Gibeya+ ekya Benyamini. Abantu abalala bonna yabasiibula buli omu n’addayo mu weema ye.