-
1 Samwiri 9:16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 “Enkya mu kiseera nga kino, nja kukusindikira omusajja okuva mu kitundu kya Benyamini.+ Ojja kumufukako amafuta abe omukulembeze w’abantu bange Abayisirayiri,+ era ajja kununula abantu bange mu mukono gw’Abafirisuuti. Kubanga ndabye okubonaabona kw’abantu bange, era okukaaba kwabwe kutuuse gye ndi.”+
-