1 Samwiri 18:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Dawudi yatandika okugenda okutabaala era yatuukanga ku buwanguzi*+ yonna Sawulo gye yamutumanga. N’olwekyo Sawulo yamufuula omukulu w’abasajja abalwanyi,+ era ekyo kyasanyusa nnyo abantu bonna n’abaweereza ba Sawulo. 1 Samwiri 18:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Sawulo kyeyava aggya Dawudi ku gw’okuweereza mu maaso ge, n’amulonda okuba omukulu w’olukumi, Dawudi n’akulemberanga eggye mu ntalo.*+
5 Dawudi yatandika okugenda okutabaala era yatuukanga ku buwanguzi*+ yonna Sawulo gye yamutumanga. N’olwekyo Sawulo yamufuula omukulu w’abasajja abalwanyi,+ era ekyo kyasanyusa nnyo abantu bonna n’abaweereza ba Sawulo.
13 Sawulo kyeyava aggya Dawudi ku gw’okuweereza mu maaso ge, n’amulonda okuba omukulu w’olukumi, Dawudi n’akulemberanga eggye mu ntalo.*+