Okubala 21:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Yakuwa n’awuliriza eddoboozi lyabwe bw’atyo n’awaayo Abakanani, ne babazikiriza era n’ebibuga byabwe ne babizikiriza. Ekifo ekyo ne bakituuma Koluma.*+ Yoswa 19:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Akalulu ak’okubiri+ kaagwa ku Simiyoni,+ ku b’ekika kya Simiyoni ng’empya zaabwe bwe zaali, era obusika bwabwe bwali mu busika bwa Yuda.+ Yoswa 19:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Erutoladi,+ Besuli, Koluma, Ekyabalamuzi 1:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Yuda ne yeeyongerayo ne Simiyoni muganda we ne balumba Abakanani abaali babeera mu Zefasi era ne bakizikiriza.+ Ekibuga ne bakituuma Koluma.*+
3 Yakuwa n’awuliriza eddoboozi lyabwe bw’atyo n’awaayo Abakanani, ne babazikiriza era n’ebibuga byabwe ne babizikiriza. Ekifo ekyo ne bakituuma Koluma.*+
19 Akalulu ak’okubiri+ kaagwa ku Simiyoni,+ ku b’ekika kya Simiyoni ng’empya zaabwe bwe zaali, era obusika bwabwe bwali mu busika bwa Yuda.+
17 Yuda ne yeeyongerayo ne Simiyoni muganda we ne balumba Abakanani abaali babeera mu Zefasi era ne bakizikiriza.+ Ekibuga ne bakituuma Koluma.*+