-
2 Samwiri 20:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Dawudi bwe yatuuka mu nnyumba ye* e Yerusaalemi,+ n’addira abazaana ekkumi be yali alese okulabirira ennyumba,+ n’abateeka mu nnyumba bakuumirwenga omwo. Yabawanga emmere, naye teyeegattanga nabo.+ Baasigala mu nnyumba omwo okutuusa lwe baafa, nga balinga bannamwandu, wadde nga bbaabwe yali akyali mulamu.
-