-
Yoswa 18:20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
20 Yoludaani ye yali ensalo y’ekitundu kya Benyamini ku luuyi olw’ebuvanjuba. Ezo ze zaali ensalo okwetooloola obusika bwa bazzukulu ba Benyamini ng’empya zaabwe bwe zaali.
-
-
1 Bassekabaka 1:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 Oluvannyuma Adoniya yaweerayo ssaddaaka+ z’endiga n’ente n’ensolo eza ssava okumpi n’ejjinja eriyitibwa Zokeresi, eririraanye Eni-rogeri, era n’ayita baganda be bonna batabani ba kabaka n’abasajja ba Yuda abaali abaweereza ba kabaka.
-