2 Samwiri 17:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Awo Akisoferi n’agamba Abusaalomu nti: “Ka nnonde abasajja 12,000, ŋŋende mpondere Dawudi ekiro kino. 2 Nja kumutuukako ng’akooye era ng’aweddemu amaanyi,*+ mmukube entiisa; abantu bonna abali naye bajja kudduka, era nja kutta kabaka yekka.+
17 Awo Akisoferi n’agamba Abusaalomu nti: “Ka nnonde abasajja 12,000, ŋŋende mpondere Dawudi ekiro kino. 2 Nja kumutuukako ng’akooye era ng’aweddemu amaanyi,*+ mmukube entiisa; abantu bonna abali naye bajja kudduka, era nja kutta kabaka yekka.+