25 Abusaalomu yafuula Amasa+ omukulu w’eggye mu kifo kya Yowaabu;+ Amasa yali mutabani w’omusajja Omuyisirayiri eyali ayitibwa Isira, eyeegatta ne Abbigayiri+ muwala wa Nakasi, muganda wa Zeruyiya, nnyina wa Yowaabu.
13 Ate era mugambe Amasa+ nti, ‘Toli ggumba lyange era mubiri gwange? Kale Katonda ambonereze era ayongere ku kibonerezo kyange bw’otoofuuke mukulu wa ggye lyange okuva leero mu kifo kya Yowaabu.’”+