-
Omubuulizi 9:14, 15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
14 Waaliwo ekibuga ekitono nga kirimu abantu batono; kabaka ow’amaanyi n’akirumba, n’akizingiza n’akizimbako ekikomera. 15 Mu kibuga ekyo mwalimu omusajja omwavu naye nga wa magezi, era yawonya ekibuga ng’akozesa amagezi ge. Kyokka tewaali n’omu eyajjukira omusajja oyo omwavu.+
-