1 Samwiri 17:49 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 49 Dawudi n’akwata mu nsawo ye, n’aggyamu ejjinja, n’alivuumuula, n’akuba Omufirisuuti mu kyenyi, ejjinja ne limuyingira mu kyenyi n’agwa nga yeevuunise.+ Zabbuli 44:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Ekitala kyabwe si kye kyabasobozesa okutwala ensi,+Era omukono gwabwe si gwe gwabatuusa ku buwanguzi.+ Wabula gwali mukono gwo ogwa ddyo, n’amaanyi go,+ n’ekisa kyo.* Kubanga wali obaagala.+ Zabbuli 44:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Olw’amaanyi go abalabe baffe tujja kubazza emabega;+Mu linnya lyo tujja kulinnyirira abo abatulumba.+
49 Dawudi n’akwata mu nsawo ye, n’aggyamu ejjinja, n’alivuumuula, n’akuba Omufirisuuti mu kyenyi, ejjinja ne limuyingira mu kyenyi n’agwa nga yeevuunise.+
3 Ekitala kyabwe si kye kyabasobozesa okutwala ensi,+Era omukono gwabwe si gwe gwabatuusa ku buwanguzi.+ Wabula gwali mukono gwo ogwa ddyo, n’amaanyi go,+ n’ekisa kyo.* Kubanga wali obaagala.+
5 Olw’amaanyi go abalabe baffe tujja kubazza emabega;+Mu linnya lyo tujja kulinnyirira abo abatulumba.+