-
1 Samwiri 25:29Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
29 Bwe wanaabangawo akuwondera ng’ayagala okukutta, Yakuwa Katonda wo ajja kukukuuma ng’omuntu bw’akuuma ebintu eby’omuwendo ebizingiddwa mu nsawo; naye obulamu bw’abalabe bo ajja kubuvuumuula ng’ejjinja eriri mu nvuumuulo.
-