-
1 Ebyomumirembe Ekisooka 27:23, 24Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
23 Dawudi teyabala abo ab’emyaka abiri n’okudda wansi, kubanga Yakuwa yali asuubizza okwaza Isirayiri ng’emmunyeenye z’oku ggulu.+ 24 Yowaabu mutabani wa Zeruyiya yali atandise okubala naye teyamaliriza. Katonda yasunguwalira Isirayiri* olw’okubala kuno,+ omuwendo ogwo ne gutawandiikibwa mu byafaayo by’ekiseera kya Kabaka Dawudi.
-