Olubereberye 10:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Kanani yazaala Sidoni+ omwana we omubereberye, ne Keesi,+ Olubereberye 49:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 “Zebbulooni+ anaabeeranga ku lubalama lw’ennyanja, ku lubalama ebyombo we bisimba:+ era ensalo ze ziryolekera e Sidoni.+ Yoswa 11:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Yakuwa n’abawaayo mu mukono gwa Isirayiri,+ ne bagenda nga babatta era ne babawondera okutuukira ddala e Sidoni Ekinene+ n’e Misulefosu-mayimu,+ era n’Ekiwonvu ky’e Mizupe okwolekera ebuvanjuba, ne babatta obutalekaawo n’omu.+
13 “Zebbulooni+ anaabeeranga ku lubalama lw’ennyanja, ku lubalama ebyombo we bisimba:+ era ensalo ze ziryolekera e Sidoni.+
8 Yakuwa n’abawaayo mu mukono gwa Isirayiri,+ ne bagenda nga babatta era ne babawondera okutuukira ddala e Sidoni Ekinene+ n’e Misulefosu-mayimu,+ era n’Ekiwonvu ky’e Mizupe okwolekera ebuvanjuba, ne babatta obutalekaawo n’omu.+