-
1 Bassekabaka 12:28-30Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
28 Awo kabaka ne yeebuuza ku abo abaamuwanga amagezi n’akola ennyana bbiri eza zzaabu,+ n’agamba abantu nti: “Mukaluubirirwa nnyo okwambuka e Yerusaalemi. Ggwe Isirayiri, ono ye Katonda wo eyakuggya mu nsi ya Misiri.”+ 29 Ennyana emu yagiteeka mu Beseri,+ endala n’agiteeka mu Ddaani.+ 30 Ekyo kyabaleetera okwonoona,+ era abantu baagenda ne batuuka n’e Ddaani okusinza ennyana eyali eyo.
-
-
1 Bassekabaka 14:16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Ate era ajja kwabulira Isirayiri olw’ebibi Yerobowaamu by’akoze n’olw’ebyo by’aleetedde Isirayiri okukola.”+
-