-
2 Bassekabaka 12:18Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
18 Awo Kabaka Yekowaasi owa Yuda n’addira ebintu byonna ebitukuvu ebyali biweereddwayo* Yekosafaati ne Yekolaamu ne Akaziya bajjajjaabe, abaali bakabaka ba Yuda, era n’ebyo ye yennyini bye yali awaddeyo, ne zzaabu yenna eyali mu mawanika ag’omu nnyumba ya Yakuwa ne mu mawanika ag’omu nnyumba* ya kabaka, n’abiweereza Kazayeeri kabaka wa Busuuli,+ Kazayeeri n’atalwanyisa Yerusaalemi.
-