2 Bassekabaka 23:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Amasinzizo gonna agaali ku bifo ebigulumivu agaali mu bibuga by’e Samaliya,+ bakabaka ba Isirayiri ge baali bazimbye okunyiiza Katonda, Yosiya yagaggyawo, n’agakola ekyo kye yakola e Beseri.+ 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 30:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Awo Keezeekiya n’aweereza ab’omu Isirayiri yonna+ ne Yuda obubaka, era n’awandiikira n’ab’omu Efulayimu ne Manase,+ ng’abagamba bajje ku nnyumba ya Yakuwa mu Yerusaalemi bakwate embaga ey’Okuyitako eya Yakuwa Katonda wa Isirayiri.+
19 Amasinzizo gonna agaali ku bifo ebigulumivu agaali mu bibuga by’e Samaliya,+ bakabaka ba Isirayiri ge baali bazimbye okunyiiza Katonda, Yosiya yagaggyawo, n’agakola ekyo kye yakola e Beseri.+
30 Awo Keezeekiya n’aweereza ab’omu Isirayiri yonna+ ne Yuda obubaka, era n’awandiikira n’ab’omu Efulayimu ne Manase,+ ng’abagamba bajje ku nnyumba ya Yakuwa mu Yerusaalemi bakwate embaga ey’Okuyitako eya Yakuwa Katonda wa Isirayiri.+