17 “Kale bw’ati Yakuwa, Katonda ow’eggye, Katonda wa Isirayiri, bw’agamba: ‘Ŋŋenda kuleeta ku Yuda n’abantu ababeera mu Yerusaalemi akabi ke nnagamba okubaleetako,+ kubanga nnayogeranga nabo naye tebampuliriza, era nnabakoowoolanga naye tebannyanukula.’”+