38 mu mwaka ogw’ekkumi n’ogumu, mu mwezi gwa Buuli, (kwe kugamba, omwezi ogw’omunaana), buli kimu ekyali kirina okukolebwa ku nnyumba kyaggwa okukolebwa era yamalirizibwa okuzimbibwa nga pulaani yaayo bwe yali;+ bw’atyo n’aba nga yagizimbira emyaka musanvu.