1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 era mu baana bange bonna—kubanga Yakuwa ampadde abaana bangi+—yalondamu Sulemaani+ omwana wange okutuula ku ntebe y’obwakabaka bwa Yakuwa okufuga Isirayiri.+ 1 Ebyomumirembe Ekisooka 29:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Sulemaani n’atuula ku ntebe ya Yakuwa ey’obwakabaka+ ng’adda mu kifo kya Dawudi kitaawe, obufuzi bwe ne buba bulungi era Abayisirayiri bonna ne bamugondera.
5 era mu baana bange bonna—kubanga Yakuwa ampadde abaana bangi+—yalondamu Sulemaani+ omwana wange okutuula ku ntebe y’obwakabaka bwa Yakuwa okufuga Isirayiri.+
23 Sulemaani n’atuula ku ntebe ya Yakuwa ey’obwakabaka+ ng’adda mu kifo kya Dawudi kitaawe, obufuzi bwe ne buba bulungi era Abayisirayiri bonna ne bamugondera.