-
1 Bassekabaka 8:33, 34Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
33 “Abantu bo Abayisirayiri bwe banaawangulwanga omulabe olw’okuba banaabanga boonoonye mu maaso go,+ naye ne badda gy’oli ne batendereza erinnya lyo,+ ne basaba era ne beegayirira obakwatirwe ekisa mu nnyumba eno,+ 34 owuliranga ng’oyima mu ggulu, n’osonyiwa abantu bo Isirayiri ekibi kyabwe n’obakomyawo mu nsi gye wawa bajjajjaabwe.+
-