-
1 Bassekabaka 8:35, 36Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
35 “Eggulu bwe linaasibwanga, enkuba n’etatonnya+ olw’okuba banaabanga boonoonye mu maaso go,+ naye ne basaba nga batunudde eri ekifo kino, ne batendereza erinnya lyo era ne baleka ekibi kyabwe olw’okuba onoobanga obatoowazza,*+ 36 owuliranga ng’oyima mu ggulu, n’osonyiwa abaweereza bo, abantu bo Isirayiri ekibi kyabwe, kubanga ojja kubayigiriza+ ekkubo eddungi lye balina okutambuliramu; era otonnyesanga enkuba ku nsi yo+ gye wawa abantu bo okuba obusika.
-