-
1 Bassekabaka 7:13, 14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Awo Kabaka Sulemaani n’atumya ne baleeta Kiramu+ okuva e Ttuulo. 14 Yali mutabani wa nnamwandu ow’omu kika kya Nafutaali, era kitaawe yali musajja w’e Ttuulo, eyakolanga ebintu mu kikomo;+ Kiramu yalina obukugu obw’amaanyi n’okutegeera,+ n’obumanyirivu mu kukola ebintu ebya buli kika mu kikomo. Kiramu yajja eri Kabaka Sulemaani n’amukolera emirimu gye gyonna.
-