1 Bassekabaka 16:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Okuyitira mu Yeeku+ mutabani wa Kanani+ Yakuwa yamanyisa omusango gwe yali asalidde Baasa. Yagamba nti: 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Yeeku+ mutabani wa Kanani+ eyategeezanga okwolesebwa okwavanga eri Katonda n’agenda okusisinkana Kabaka Yekosafaati n’amugamba nti: “Ababi b’osaanidde okuyamba,+ era abo abakyawa Yakuwa b’osaanidde okwagala?+ Olw’ensonga eno Yakuwa akusunguwalidde. 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:34 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 34 Ebyafaayo ebirala ebikwata ku Yekosafaati, okuva ku byasooka okutuukira ddala ku byasembayo, byawandiikibwa mu bigambo bya Yeeku+ mutabani wa Kanani+ ebyateekebwa mu Kitabo kya Bakabaka ba Isirayiri.
16 Okuyitira mu Yeeku+ mutabani wa Kanani+ Yakuwa yamanyisa omusango gwe yali asalidde Baasa. Yagamba nti:
2 Yeeku+ mutabani wa Kanani+ eyategeezanga okwolesebwa okwavanga eri Katonda n’agenda okusisinkana Kabaka Yekosafaati n’amugamba nti: “Ababi b’osaanidde okuyamba,+ era abo abakyawa Yakuwa b’osaanidde okwagala?+ Olw’ensonga eno Yakuwa akusunguwalidde.
34 Ebyafaayo ebirala ebikwata ku Yekosafaati, okuva ku byasooka okutuukira ddala ku byasembayo, byawandiikibwa mu bigambo bya Yeeku+ mutabani wa Kanani+ ebyateekebwa mu Kitabo kya Bakabaka ba Isirayiri.